Disitulikiti ye Luweero ekozesa bubi ebidduka bya Gavumenti – Ssaababalirizi.

Disitulikiti ye Luweero erina kabangali 20, lukululana 09 pikipiki n’obugaali 107.

Wabula Ssaababalirizi wa Gavumenti agamba nti ebidduka bikozesebwa mu nnaku ezimalako wiiki (weekend) obudde bwa Gavumenti nga buyiseeko n’okukozesebwa emirimu emirala egy’obwannannyini. Ssaabalamuzi agamba nti kumpi buli mwaka disitulikiti eno ekozesa obukadde 35 okuddaabiriza ebidduka.

Leave a Reply