Doreen Nyanjula ne Ingrid Turinawe bagaanye okuleetebwa mu Kkooti

Omumyuuka wa Loodi Meeya Doreen Nyanjura, Ingrid Turinawe n’abalala bagaanye okujja mu Kkooti olunaku olwaleero olwokuba abakulira amakomera babagaanye okwambala T-Shirt zaabwe zebagamba nti ziriko ebigambo byebyofuzi.
Bya Christina Nabatanzi
Leave a Reply