Dr. Kirabo yeyatta Desire Mirembe – Abawabuzi ba Kkooti

Abawabula Kkooti ku nsala y’omusango bavuddeyo olunaku olwaleero nebakakasa omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Mukono nti ddala tewali kuwanaanya kwonna Dr. Mathew Kirabo yeeyatta muganzi we Desire Mirembe era eyali muyizi munne mu mwaka gwa 2015.
Wabula bino byonna bigenze mu maaso nga mu Kkooti Kirabo taliimu, yadde owoluganda lwe oba Munnamateeka we.
Leave a Reply