Dr. Margaret Mungherera afudde, afiiridde ku myaka 59 era nga Kookolo yaamuggye mu bulamu bwensi eno.
Mungherera yaliko Pulezidenti wa World Medical Association omwaka mulamba okuva mu gwekkumi 2013 – 2014.
Era yaweerezaako nga Pulezidenti wa Uganda Medical Association.
Okuva mu 1992 okutuusa 2000, yaliko Registrar wa Butabika National Referral Hospital, nga avunaanyizibwa ku nsonga ez’enjawulo ezikwata ku ddwaliro lino . Kitalo