Ebintu byeddwaliro lya Ssegiriinya bagenda bigabira amalwaliro amalala

Eddwaliro lya Kawempe Medical Centre eryatandikibwawo Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad embeera yeyongedde okulyonoonekera olw’obutaba na nsimbi ziriddukanya kati abalitwala basazeewo ebintu babigabire amalwaliro agaliraanyewo mu kitundu ky’e Kawempe.

Leave a Reply