EBIZIBU BY’ABANTU ABAVA MU MAMBUKA BISOBOKA – HE. MUSEVENI

NAYOGEDDEKO N’ABABAKA ABAVA MU MAMBUKA: https://youtu.be/WHAbE5j6VFc
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mu lusirika lw’Ababaka abaggya aba National Resistance Movement – NRM e Kyankwanzi, nasisinkanye ababaka balonde okuva mu mambuka ga Yuganda okwogera nsonga ku nsonga ezinyigiriza abantu boomu mambuka naki kyetulina okukola. Ababaka baweereddwa omukisa okuwa endowooza zaabwe. Ebirowoozo byabwe byabadde birungi nnyo era nga byangu okukolebwako okusobola okubakulaakulanya mu byenfuna.”
Leave a Reply