Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kikula ky’abantu n’ebyobuwangwa Peace Regis Mutuuzo; “Enaku zino ebyokunywa ebiwa amaanyi bingi ku katale, ate n’abantu baffe babalimba nti biwa amaanyi g’ekisajja. Kati newebuuza, amaanyi g’ekisajja gaaki?
Bateekateeka kugenda kulwana ntalo ate bwebuwungeera tebataliza bawala baffe bato?
Abaana baffe bangi bafunye embuto lwabyakunywa ebyo.”