Eby’okwerinda binywezeddwa e Namugongo awagenda okubeera omukolo gw’okujjukira abajulizi. Kkamera ekettebikolwa okwetoloola Namugongo zirondoolwa bulungi Poliisi. Poliisi evuddeyo negumya abalamazi nti eby’okwerinda binywezeddwa eri abantu n’ebyabwe.