Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda olunaku olwaleero kasimbudde emotoka ezigenda okusomesa abantu ku byokulonda mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo. Zino zigenda kuba nga ziyita mu bibuga ne ttawuni ez’enjawulo okwetoloola eggwanga lyonna.