EC ewaddeyo emotoka empya eri abakozi

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda Omulamuzi Byabakama Simon Mugenyi olunaku olwaleero awaddeyo emotoka endala eri abakozi b’akakiiko. Emotoka zino zakukozesebwa mu Disitulikiti empya, disitulikiti eziri mu nsozi okusobola okutumbula obuweereza.

Leave a Reply