EC ewaddeyo ettaka okubadde ekitebe kyayo mu butongole eri UNRA

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda, Omulamuzi Byabakama Mugenyi Simon awaddeyo mu butongole ettaka okubadde ekitebe ky’akakiiko kano ku Plot 55, Jinja Road, Kampala eri Uganda National Roads Authority (UNRA).
UNRA egenda kumenyawo ebizimbe bino ngeteekateeka okuzimbawo Flyover mu pulojekiti ya Kampala Flyover Construction and Road Upgrading Project.
Leave a Reply