Eddie Mutwe aleeteddwa ku Poliisi ya Jinja Road

Eddie Mutwe (Eddie Ssebuufu) kannyama akuuma omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aleeteddwa ku Poliisi ya Jinja Road era nga kigambibwa nti ku lunaku olw’okubiri wakuleetebwa mu kkooti ku misango egitanategeerekeka.

Leave a Reply