Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe, nga ono yekannyama akuuma omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine atwaliddwa mu maaso g’omulamuzi w’e Gulu. Kigambibwa nti agenda kusomerwa omusango gw’okulya mu nsi ye olukwe era atwalibwe mu kkomera ekulu e Gulu.