Enkyukwe ebuutikidde abatuuze ku ku kyalo Amuru mu bitundu bye Salaam Divizoni y’e Makindye, abazimbi bwebaziikiddwa ekisenge ky’ekikomera okukkakkana nga bana bakkiridde e Kalannamo.
Mu bajjiddwayo Police nga adda bafu abategeerekeseeko mulimu :Bbosa n’abadde Yinginiya ategeerekeseeko erya Kyeyune. Ayogerera police mu bitundu bya Kampala Afande Patrick Onyango akakasizza bino.