Ekiragiro kya curfew kyavaawo? – Hon. Okupa

Hon Elijah Okupa; “Njagala Minisita atunyonyole oba nga ekiragiro kya ‘curfew’ kikyateekebwa mu nkola oba? Lwaki ebbaala yali nzigule? Tulina ebbaala e Ntinda bagiyita #Chambers. Bakola ekiro kyonna nga ne Uganda Police Force ebakuuma. Okulabula kulina kuva mu Gavumenti okukwasisa SOPs.” #PlenaryUg

Leave a Reply