Charles Rwomushana; “Ekigenda mu maaso mu Omoro County si kalulu wabula kikwekweto. Kigenda kuggwa nga Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde (Independent Electoral Commission Uganda) kalangiridde ebivudde mu kulonda byebayinza okuba bafunye dda, singa banagenda mu Kkooti, ensala nayo bagirina.”