Abalwadde mu ddwaliro lya Gavumenti e Moroto bamyumyudde engugu okwabulira ekibabu ky’ekivundu ekibuutikidde e ddwaliro lino.
Bagamba nti ekivundu kino kiva ku musajja eyafa ennaku 3 emabega omulambo gwe neguzingibwa mu bbulangiti nga kati gutandise okuvunda.