Hon. Cecilia Ogwal; “Ndi mweralikirivu lwaki ekiwambabantu kiri mu Buganda mwokka era manyi bwekiva wano kigenda mu mambuka. Tetwagala kulaba mbeera abantu mwebalowooleza nti Buganda yanjawulo. Bwokwata ku Muganda, obeera okutte ku Mucholi, Mulangi oba omuteeso.”