Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ku nsonga y’ebisiyaga, tugenda kufuna obudde obumala twogere ku nsonga eyo bulungi nnyo. Abali bebisiyaga baba bavudde ku kituufu ekimanyiddwa buli omu. Kyabutonde oba mbeera mwebakulidde? Tujja kwetaaga okuddamu ebibuuzo ebyo. Twetaaga okumanya saayansi agamba ki kwekyo.”