Embeera ku nsalo ya Yuganda ne DRC e Bunagana etabuse

Embeera eyongedde okwonooneka ku nsalo ya Yuganda ne DRC ey’e Bunagana abayeekera ba M23 bwebongedde okutaama ekiwalirizza Eggye lya UPDF okuyungula abawanvu n’abampi okufufugaza abayeekera bano era nga amasasi gesooza okuva ku njuyi zombi.
Abantu bizinensi zaabwe bazisuddewo nga zo emmotoka z’ebyamaguzi okuva e DRC abagoba baazo bavuga bazoolekeza kibuga ky’e Kisoro okutaasa obulamu n’emmaali.
Leave a Reply