Embeera yobudde tekulemesa kulunda – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “OLunaku lweggulo nalumazeeko nga ndabirira nte e Kisozi ku ffaamu mu Disitulikiti y’e Gomba wadde ng’enkuba yabadde etonnya kumpi lunaku lwonna. Eri abalunzi b’ente, omulimu gusigala gukwajja ngatofuddeeyo ku mbeera yabudde.”

Leave a Reply