President Museveni avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nagamba nti abantu balekerawo okulinda project za Gavumenti okwekulaakulanya. Yagambye nti embizzi oba embuzi okugitwala mu katale ogitunda oba mu lufula okugisala tesobola kugaana olw’okuba oluguudo si lwa kkolaasi.