Emigga emirala ebiri giwaguzza e Kasese ne Bundibugyo, omugga Lhubiriha ne Rwembya giwagguza mu bitundu kumpi n’ensalo ya Uganda ne Congo negireka abaayo nga bafumbya miyagi.
Abatuuze abaliraanyewo basobeddwa, amazzi gakuluggusizza enju zaabwe, saako n’okuboonoonera ebirime.
#KaseseFloods
📸 Uganda Red Cross Society