Abantu beyiye ku kisaawe kya Kigezi lower grounds okwetaba mu misa y’okusabira omwoyo gw’omugenzi Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile abadde Gavana wa Bank of Uganda. Abakungu okuva mu Gavumenti eyawakati ab’enjawulo betabye mu kuziika kuno.
Emisa y’okusabira Prof. Mutebile agenda mu maaso
