Akabenje kagudde e Bombo ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu ente, embuzi wamu n’eddiga eziwerako nezifa. Kigambibwa nti Ddereeva wa Fuso abadde agezaako kwewala kutomeregana n’emotoka ebadde emuva mu maaso bwatyo emotoka nemulemerera nagikuba ekigwo.