Emmotoka y’omwami wa Kabaka ow’Essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Byekwaso Kaberenge II eyabbiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero, ezuuliddwa mu ggalagi emu e Nakuwadde-Bulenga.
Esangiddwa ng’etimbuddwako number plate y’emabega, n’okusiimuulako obulambe bwayo.