Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abo abawonye #COVID-19 bawonye lwakuba nti tubadde tubalabirira bulungi mu malwaliro. Tewaliwo ddalgala lya #COVID-19 kati wabula endabirira ennungi esobola okukuyamba okuwona. Wabula kino kibeera kyangu singa abalwadde babeera batono.”
#NationalPrayerDay
#StaySafeUG
#WearAMaskSaveALife