Alipoota okuva mu kitongole ky'obwannakyewa ekya Uganda Debt Network eraga nti enguzi esukkiridde mu malwaliro ga Gavumenti y'ezingamizza empeereza y'ebyobulamu mu ggwanga.
Okunoonyereza kuno okwakoleddwa okwetooloola eggwanga lyonna kulaga nti enkola y'abasawo ey'okusabanga abalwadde ssente ekiviiriddeko abalwadde abangi okwkabuka amalwaliro nga tebakoleddwako