Omulamuzi mu kooti e Mengo asazizaamu ebyasalibwawo omulamuzi Kagoda okuzzaayo TV ku Analog.
Omulamuzi Natukunda asinzidde ku kusaba kwa Bannamateeka ba UCC, abaasaba ekiragiro kisazibwemu, era omulamuzi kyakoze.
Enkola ya Digital yaakugenda mu maaso – UCC.
