Akulira Poliisi y’ebidduku mu Kampala Lawrence Niwabiine avuddeyo ku motoka za drone; “Emotoka za Drone bweziba zireetebwa mu Ggwanga zibeera nenamba entono ezibaako nezigwa mu makubo. Kyemuva mulaba ezimu tezirina nnamba lwakuba abamawulire bakisussa.”