Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’ensimbi, okuteekerateekera Eggwanga wamu n’Enkulaakulana Amos Lugoloobi; “Nkoleredde erinnya lyange okulizimba okufuuka kyendi okuva mu 1986, Gavumenti eno bweyali yakajja mu buyinza. Kinnuma nti ekitiibwa kyange kyonna nerinnya lyange byonoonebwa amabaati 600, nga kyekiri ku mawulire wonna kyokka nga nagazza.”
#ffemmwemmweffe
Erinnya lyange balyonoona lwamabaati ate nga nagazzaayo – Minisita Lugoloobi
