Eyaliko Minisita Amelia Kyambadde; “Omwami wange yangulira emotoka wabula nebbibwa Bannansi ba Tanzania abayitibwabga abakomboozi. Bangamba nti omuntu yekka eyali asobola okunyamba okugifuna yali Minisita mu kaseera ako Yoweri Kaguta Museveni.
Buli omu yamba amagezi ngiveeko wabula nenemerako, era ngenda mu maaso nemusisinkana era nagifuna.”