Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent @Electoral Commission Uganda katandise okusunsula abegwanyiza entebe y’Omubaka wa Kawempe North era nga asoosewo ye Hajat Hanifah Kalaadi ngono yomu kubawakanya ekyokuwa Hajat Nambi Faridah bendera ya National Resistance Movement – NRM nga agamba nti enkola yali ya mankyoola nga Nambi si mutuuze w’e Kawempe.
Bya Amayiko Martin