Minisita w’ebyentambula Gen Edward Katumba Wamala; “Kkontulakiti ya Face Technologies bweyaweddeeko batutegeezezza nti bagenda kutuwa ebyuuma bikkalimagezi wabula tebagenda kutuwa software kuba waabwe tebagenda kumuwa Kkampuni ndala. Naye tulina ebyetaagisa kati ne software.”
Face Technologies yatwala software waayo
