Famire yonna eggyiridde mu Nabbambula w’omuliro – Luwero.

Abantu bana nga bonna ba Famire emu abakulu 2 n’abaana 2 baggyiridde mu muliro ekiro ekikeesezza leero. 

Entiisa eno egudde ku kyalo Kawuku mu Ggombolola ye Busaana ekisangibwa mu Disitulikiti ye Luweero.

Kiteeberezebwa nti omu ku booluganda lw’omusajja ategeerekeseeko erya Oboro yaayokezza abantu bano olw’enkaayana ku kibanja. Kitalo.

Leave a Reply