Katikkiro avumiridde e Kyaddondo okuzira omupiira ne Buddo
25 — 09Newuunya entegeera ya Bannayuganda ku nsonga ezimu – Sipiika Tayebwa
26 — 09Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka era Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party Uganda, Norbert Mao avuddeyo nasaba abakulembeze mu Kibiina kya Forum for Democratic Change bakomye okukolagana n’ekibiina ekiri mubuyinza ekya National Resistance Movement – NRM mu nkukutu wabula baveeyo bakolagane nakyo mu lwatu okusinga okuwudiisa Bannayuganda.
Bino Mao abyogeredde mu lukuŋŋaana lwa Bannamawulire nategeeza nti ekiri mu FDC kiraga nti ebiwayi byombi biyina kyebirwanira mu kyaama ekiviiriddeko abakulembeze okusika omuguwa ekisusse era n’abasaba batuule bakkaanye.