Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Abantu abamu batubuza nnyo wa gyetuggwa mu byobufuzi bw’ensi yonna. Ekyokuddamu kyaffe kyangu nnyo, tuyimirira wamu n’obwenkanya, eddembe ly’obuntu n’ekirungi. Tuyimirira n’amazima! Tuli wamu nabanyigirizibwa mu nsi yonna kuba tumanyi okunyirigirizbwa kyekitegeeza.”