Fox Odoi awakanyizza ebbago ku bisiyaga

Omubaka akiikirira West Budama North East mu Palamenti, Fox Odoi avuddeyo nasimba nakakongo ku bbago ly’etteeka erirwanyisa okulya ebisiyaga nga agamba teryetaagisa kuba lirinyirira eddembe ly’abo abenyigira mu bikolwa bino.
Ono asomye ne alipoota ey’Ababaka abatono abatuula ku kakiiko k’Amateeka ewakanya ebbago lino.
Leave a Reply