Gabula ye Kyabazinga omutuufu – Kkooti

Kkooti Enkulu e Jinja evuddeyo newa ensala yaayo nti Kyabazinga William Gabula Nadiope ye kyabazinga omutuufu. Ensala eno ekomezza okusika omuguwa okumaze emyaka 8 nga bagugulana.
Leave a Reply