Waliwo Baminisita abatulemesa okuganyulwa mu pulojekiti za Gavumenti – Bavubuka
30 — 10Tugenda mu Kkooti ya Nsi yonna ku bantu baffe ababuzibwawo – NUP
30 — 10Abayizi abaweererwa Gavumenti ku Ssetendekero wa @Makerere University bavuddeyo nebasaba Gavumenti ekirize abazirakisa babaduukirire n’emmere naddala abaana abawala kati abasiiba ssaako nokusula enjala.
Abayizi balina okufuna 4,000/= buli lunaku ezekyokulya nti wabula kati basoma tebalina kyakulya olwa Gavumenti okulwawo okuwaayo ssente.
Bya Kamali James