Gavumenti ereese omujulizi omulala mu gwa Ssegiriinya ne Ssewanyana

Munnamateeka w’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Hon. Ssegiriinya Muhammad ne Hon Allan Ssewanyana, Shamim Malende ategeezezza nti bano basindikiddwa mu Kkooti Enkulu ku misango egyekuusa ku by’ettemu eryali e Masaka.
Etegeezezza ng’oludda oluwaabi bweruzizza empaaba obuggya nerwongerako omuntu omulala A3 Ssenyonga Wilson eyakirizza okutta abantu abawerako e Masaka nti era Ababaka bano bebamuteekamu ssente.
Leave a Reply