Gavumenti esabye Palamenti egikirize yewole 1.8B zikozesebwa mu kuziika Oulanyah

Gavumenti olwaleero ereese ekiteeso mu Palamenti ngesaba ekirizibwe okwewola akawumbi kamu mu obukadde 800 okuteekateeka olumbe n’okuziika Sipiika Jacob Oulanyah, nga omubiri gwe gusuubirwa okutuusibwa mu Ggwanga ku Lwokutaano okuva mu Seattle, USA.

Leave a Reply