Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng nategeeza nti Gavumenti kati ekirizza Gyms, Cinema halls, casinos n’ebiyumba bya sports betting. Era Gavumenti ekirizza enkungaana, n’embaga kati musobola okubeeramu abantu 200 wabula nga waliwo social distancing, mita 2 okutandika nga 14 November 2020.