gavumenti eveeyo eyambe amalwaliro gaayo

Abasawo abakola mu malwaliro ga Gavumenti mu disitulikiti y’e Masaka basabye Gavumenti okubaako ky’ekola bunnambiro Bannansi baddemu okwesiga amalwaliro gano kubanga kati abantu bangi bongedde okugesamba olw’ebyo ebigogerwako omuli obutabaamu ddagala, obutabaamu basawo n’ebirala.

Leave a Reply