Gavumenti eyagala kwediza Mountain of Moon University

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero agawaggulu, Chrysostom Muyingo aleese ekiteeso mu Palamenti nategeeza nga Gavumenti bweyagala okweddiza Mountain of the Moon University okufuuka ssetendekero wa Gavumenti.
Ababaka okuli Solomon Silwany ne Asuman Basalirwa bavuddeyo nebalaga obwennyamivu eri Gavumenti nga bategeeza nti ensonga ya Busoga University okufuuka eya Gavumenti kwekwasooka lwaki tekukolebwako.
Palamenti eyisizza ekiteeso kino nekiriza Gavumenti okweddiza Moon University as a Public University.
Leave a Reply