Ssaabasajja Kabaka alambudde ettaka ly’e Kaazi okulaba embeera gye lirimu n’ebikolebwako
22 — 10UCC egenda kutandika okukwata abasaasanya obutambi bwobuseegu – Bbosa
23 — 10Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti LOP Joel Ssenyonyi asaasidde nnyo abafamire ezafiiriddwako abantu abafiiridde mu muliro ogwakutte loole yamafuta eyagudde e Kigoogwa. Ssenyonyi asabye Palamenti okufuba okulaba nti Gavumenti eyongera okusomesa abantu bamanye obulabe obuli mu motoka nga zino nga zigudde era wano wasabidde ne Gavumenti okuyamba ku famire ezo ezafiiriddwa abantu baazo mu muliro guno, okuduukirira abalumiziddwa abali mu malwaliro wamu n’abasuubuzi abafiiriddwa amadduuka gaabwe agasirikidde mu muliro.
Bya David Turyatemba