gavumenti ya uganda ezimba kidyeeri kipya

Mu kaweefube w’okutereeza eby’entambula y’okumazzi, Gavumenti eri mu kuzimba kidyeri kyanguye eby’entambula eri abantu ku bizinga by’e Sigulu ne Dolwe ebisangibwa mu Disitulikiti y’e Namayingo.
Ab’ekitongole kya Gavumenti ekikola ku by’enguudo mu ggwanga ekya UNRA n’abakulembeze b’e Namayingo balambudde omulimu gw’okuzimba ekidyeri kino wegutuuse nga gugenda mu maaso ku mwalo gw’e Masese mu disitulikiti y’e Jinja.

Leave a Reply