General David ssejusa ateereddwa

Eyaliko omukwanaganya w’ekitongole ekikessi mu ggwanga General David Ssejusa akwatiddwa e ttuntu lya leero era n’atwalibwa ku police ya Jinja Road,
Wabula oluvannyuma n’ateebwa nga tavunaaniddwa musango gwonna era n’ayolekera olukungaana lwa DP e Ggaba.

Leave a Reply