Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Kampala n’emiriraano Hon. Hajati Minsa Kabanda yomu ku bakulembeze abakiikiridde Yuganda mu mwoleso oguyindira e Tanzania.
Minisita agamba nti Yuganda nga eggwanga wamu ne Gavumenti z’ebitundu zirina okuteeka amaanyi mu kuyambako munkulaakulanya ya bizineesi wamu n’okufunira abantu obutale mu bintu byebakola.
Hajati Minsa akiikiridde Yuganda mu mwoleso e Tanzania
