Kyaddaaki Hajji Ali Mwizera akiriziddwa Kkooti okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 ezoobuliwo. Ono agugulana ne Mukyala we Hajati Zuula eyavaayo namuwawabira nti yagwenyuuka neyebaka ku muwala we atanetuuka nti era n’obujulizi yali abulina.
Bya Christina Nabatanzi